Numbers 31:11-12

11 aBaatwala omunyago gwonna, nga mulimu n’abantu n’ensolo; 12 bne babireeta awali Musa ne Eriyazaali kabona n’ekibiina kyonna eky’abaana ba Isirayiri mu lusiisira lwabwe olwali mu nsenyi za Mowaabu eziri ku mugga Yoludaani okutunuulira emitala wa Yeriko.

Copyright information for LugEEEE